Jump to content

User:Nanyanzi joweria/sandbox

From Wikipedia, the free encyclopedia

EBBAGO LY'OKWANAGANYA EBISOMESEBWA MU GULAMA AWAMU NE TEKINOLOGIYA. BYA;NANYANZI JOWERIA

REG;15/U/10906/PS

OKWANJULA KIROOZI.

Kiroozi kye kibinja kye bigambo ekirina omukozi ne kikolwa.Tulina ebiika by a kiroozi bibiri.

Kiroozi eyemala kye kibinja kye bigambo ebisobola okuyimirirawo byoka mubanga.Okugeza; Jeremiah yagenze Ku somero. Era eteeka erifuga kiroozi eno liri nti yo eyimirirawo yokka mubanga.

(2)Kiroozi eteemala kye kibinja kye bigambo ebitasobola kuyimirirawo byoka mu banga.Wano tulina okwongerako kiroozi eyemala okugeza; Jeremiah yagenze ku luzzi oluvannyuma lwo kuvva ku somero. Eteeka erifuga kiroozi liri nti tesobola kuyimirirawo yokka buli lwe tuba tulina ogikozesa tugattako kiroozi eyemala tusobole okufuna sentensi eyamakulu.

Tulina ebiika bya kiroozi eteemala bisatu nga mwe muri; (1)kiroozi ya nakongeza kikolwa,kino kye kibinja kye bigambo ekikola ne nakongeza linnya kugeza; Nick we yabadde avuga akagali ke ,nalaba mikwano gye nga gitambula mu kubbo.Mu sentensi eyo "Nick we yabadde nga avuga akagali ke", ye koze nga kiroozi yanakongeza kikolwa.


(2)Kiroozi yanakongeza linnya,kye kibinja kye bigambo ekikola ne kikolwa.okugeza Doris ye mukazi eya tonna mural.Muno kiroozi ya nakongeza linnya eri," eya tonna mural" kubanga ennyonyola omukazi. (3)kiroozi ye linnya ,kye kibinja kye bigambo ekikola ne linnya okugeza; Kino dokitta kye yandagidde okola."dokitta kye yandagidde okola" ekozze nga kiroozi ye linnya.

Kiroozi ya nakongeza linnya ekola nga ekikolwa era eyanukula ebibuxo nga lwaki, bya mekka, ddi,nebirala.Erina omukozi ne kikolwa naye tesobola kuyimirirawo yokka.Erina okuyungibwako sentensi eyemala okola sentensi eya makulu.

Saaza ku kiroozi ya nakongeza linnya eziri mu sentensi zino. (1)paaka nga embeera yobudde eteredde, eryatto ligya kusimbula. (2)Hector yayingira ennyumba nga tetunaba. (3)Yadde Marcelle yanadde akooye, yasobodde okumaliriza work we. (4)Osobola okuyingira ekizimbebwoba olina olukisa lwa nanyini kizimbe. OMUTENDERA OGUSOOKA.

(1)Abayizi bange basanga okusoomooza kw'okutondawo sentensi empya.kwe kugamba nti nga oggyeko omosomesa zabawadde bbo abayizi tebasobola kwetonderawo sentesi zabwe.

(2)Abayizi bange basanga obuzibu okunnyonyola ebika bya kiroozi.Engeri gye tulina ebika bya kiroozi ebiwerako ate nga ebiika ebyo tuddamu ne tubyawulamu awo abayizi nebasanga obuzibu mu kubinnyonyola.

(3)Abayizi bange basanga obuzibu bw'okuzimbawo sentensi mu mboozi nti nebwoba obagambye okwezimbira sentensi ezabwe nga mulimu kiroozi tebasobola.

(4)Abayizi bange basanga obuzibu bw'okugeerageranya nti tebasobola kugeerageranya kiroozi zombi .

(5)Abayizi bange basanga obuzibu bw'okuzuula obunafu obuli mu kiroozi.

OMUTENDERA OGW'OKUBIRI.

Ku nkomerero y'olusoma abayiizi bange baggya kusobola okwetonderawo sentensi empya mu mboozi. Ku nkomerero y'olusoma ,abayiizi bange baggya kuba basobola okunnyonnyola ebika bya kiroozi. Ku nkomerero y'olusoma abayiizi bange baggya kuba basobola okwezimbira sentensi ezabwe. Ku nkomerero y'olusoma abayiizi bange baggya kusobola okuzuula obunafu bwa kiroozi. Ku nkomerero y'olusoma abayiizi bange baggya kusobola okugerageranya kiroozi zona.

OMUTENDERA OGW'OKUSATU.

Saaza ku kiroozi ya nakongeza linnya eziri mu sentensi zino.

(1)Newankubadde enkuba ya tonnye , Mariam yagenze ku somero.

(2)Oluvannyuma lw'okumaliriza okulya Alvin yagenze mu buliri.

(3)Okuggyako nga oyise ebibuuzo, ogya kugenda mu kibiina ekirala.

(4)Ppaka nga enkuba ekedde , mu gya kugenda ku ssomero

OMUTENDERA OGW'OKUNA. Ngaenda kweyambinsa akakodyo ka coaching oba kiyite okuddamu okusomesa abayizi. Coatching eno yengeri omusomesa gyaddamu okusomesa abayizi mu kibiina .Ayinza ye okusalawo nasomesa abo abayizi aba batategedde. Nasalawo okozesa coaching Kubanga anyamba okuzula abayizi abanafu mu kibina.

  • Ayamba okuletawo enkolagana enungi wakati WO musomesa na bayizi.
  • Era kiyamba omusomesa okumannya webategedde ne webategedde.

Tulina emigaso gya coaching era gye gino;

  • Coaching eyamba okumannya ebirowoozo by a bayizi.
  • Coaching eyamba abayizi okwongera okukwata ebyo ebibasomeseddwa.
  • Eyamba abayizi okolera awamu.
  • Coaching era eyamba abayizi okuyigira kubala.
  • Era eyamba oba ewa olukisa abayizi abasirise nabo okusobola okwasanguza ebirowoozo byabwe.


Okuddamu okusomesa abayizi
Okuddamu okusomesa abayizi
Okuddamu okusomesa abayizi

OMUTENDERA OGW'OKUTANO Tulina tekinologiya owenjjawulo nga munno mwe mu li;wattsapp, evocation , Facebook, messages ne ndala nyingi. Nsobola okweyambinsa wattsapp nga nsomesa abayizi bange okusobola okuvunnuka obuzibu bwe basanga.Wattsapp tumweyambinsa mungeri nti omuyizi akuwa enamba ye eyesimu oluvannyuma gwe omusomesa osobola okozesa amaloboozi oba video nosindikira abayizi era byona amaloboozi ne video basobola okubizannyisa nebsobola okutegera ebibasomeseddwa. EMIGASO GY'OKWEYAMBINSA WATTSAPP.

Nsobola okusomesa abayizi ng'ankonzesa amaloboozi nze omusomesa genetonddedewo Ku wattsapp.Abayizi Ababa abtategedde okwongera okutegera,omuyizi nebwaba alina kyatawulidde asobola okuzza emabega okuwulira obulungi. Omusomesa asigala awulizigannya n'abayizi nga bali wabweru wekibina.kino akikola nga aba awerezza omulimu gwo Kudamu eri abayizi. Ewa omwagannya abayizi abasirisse nabo okwetaba mubisomesebwa kubanga ebisera ebisinga betya nnyo nga bali mu kiibina.

Tusobola okweyambinsa ecovation nga nsomesa abayizi bange okusobola okujjukira bye basoma.Evocation terina nnyo njawulo me wattsapp kubanga nawo tulina kusindikira bayizi audio, video oba amaloboozi.

EMIGASO GYA ECOVATION. Evocation ewa abayizi omwagannya oketaba mu bisomesebwa kubanga abayizi mulimu okuwanyisigannya ebirowoozo,kwa bayizi ate kino kibayamba okutegera kubanga abayizi bategera nnyo nga banabwe bannyonyodde. Evocation eyamba abayizi abasirisse nabbo okufunna olukussa okwasanguzza obuzibu bwabwe me birowoozo bya babwe. Eyamba abayizi okubuzza ebyo byebatategedde nebasobola okuyambibwa.

Tusobola okweyambinsa (messages)obb Oba obubaka bw'okussimu okusobola okuvunnuka obuzibu abayizi bange bwe basanga my kusoma kwabwe. Message zino tuzikozesa nga omusomesa asindikira abayizi ekibuuzo oba nga abasomesa abansindikira obubaka Ku simu. OBUNNAFU OBULIMUKUSINDIKIRA ABAANA OBUBAKA KU SIMU.

Tewa bayizi mwagannya kwetaba mubisomesebwa kuba kye tagissa abayizi bonna okuba be simu. Kusayidi y'omusomesa, ewa obuzibu nti omusomesa alina okubira bulk muyizi okusobola okutekatteka okusomesa kwe.

Tusobola okweyambinsa googleforms okusobola okuvunnuka obuzibu bwe sanga mukusomesa kwange.Googleforms zino my ngeri nti buli muyizi alina okusindikira email zabwe nze omusomesa nebasindikirako ebibuuzo oluvannyuma bbo okubiddamu nebaddamu nebabisindikira omusomesa. Nze nasazewo omozesa googleforms kubanga ziggya kunzobozesa okutukirizza ebyettago byo kusomesa kwange. OMUTENDERÀ OGW'OMUKAGA


Ngenda kweyambinsa Google form okuddamu okusomesa abayizi bange okusobola okuteegera ekibasomesebwa.Google form tuzikozesa mu ngeri nti abayizi bange bampereeza email zabwe nebasindikira ebibuzo nebabiddamu nabo nebaddamu nebabisindinka nga babizzemu.Google forms zino ziyamba abayizi omuyizi Oyo abatategedde oba ziwa omwagannya eri abayizi abatategedde okubuza ebibuzo nebasobola okutambulira wamu nebanabwe abalala.Google forms era ziwa omwagannya eri abayizi abasirifu mu kibiina okusobola okuwanyisiganya ebirowoozo byabwe. Ebiseera ebisinga abayizi bano batya okuwaniika emikono mulujudde era oluusi basigala me nsonga zabwe.Google forms era ziyamba omusomesa okutegera ensobi za bayizi basomesa.Google forms zireetawo okwatagana wakati wa bayizi na basomesa.


Ansa

OMUTENDERA OGW'OMUSANVU. Neyambisizza akkodyo kokuddamu okusomesa abayizi me tekinologiya was Google forms nga wanno yengeri gyenaddamu nga okusomesa abayizi bange.Nabasindikira nga ebibuzo era nga nabo babiddamu ate webayegedde balina nga omwagannya nebaddamu nebabuza olwo nebasobola okutegera ebibasomeseddwa.Abayizi bange basobola okujukira n'okusula ebyo bye nabasomesa nga kubanga gyetwakoma nga okudiggana ebyo bye mbasomesa olw'o nga nabo babijukira ate nebakusula ebyo bye basomesezza.

OKUKUBIRA.

Nga maliriza, tekinologiya was Google forms na kakokodyo kokuddamo okusomesa abayizi , by a nyamba nnyo okutukirizza ebigendererwa by'okusomesa kwange nga bino nabiraba nga ensoma ne ngeri abayizi banhe gyebakolamu mi kibiina ekyukidde ddala.

EBIJULIZIBWA. Ggulama w'oluganda omusengejje. Dan kyagaba. Mk.Publishers. 1996.